Google+ Followers

Monday, 9 April 2007

Reaction to Maama Fiina, the satanic priestess in Uganda

Nedda Maama Fiina

English translation below


Mu muko ogwafulumira mu bukedde nga 23-03-2007, ogwalina omutwe ‘’Maama Fiina anafaafagana n’Abalokole abookya amasabo’’, Muky. Sylvia Namutebi amanyiddwa nga maama Fiina, yatuyita ffe abalokole baggya babasamize. Njagala okuwabula maama Fiina nti, ffe twafumbirwa Omusajja Yesu, Katonda , omuliiro ogwokya era kabaka wa bakabaka, naye mwe abasamize mwafumbirwa omulyolyomi sitani asakata abantu emboko mumasabo, era affude abangi bamabebeere mpa kunvunza. Ffe tetwetumikiriza ngako kwookya masabo gamwe, wabula abasamize abakoye effuga bbi lya bamwe sitani, bebatusaba okwokya amasabo gabwe, oluvanyuma lwo kwetalira omulokozi Yesu. Yesu asitude enkundi mu Uganda, tayinza butababula masabo, kubanga enkyamuleta kunsi kwekufugaza emirimo jabamwe sitani.

Maama Fiina anafaafaagana n’Abalokole abookya amasabo

http://www.bukedde.co.ug/detail.php?mainNewsCategoryId=2&newsCategoryId=71&newsId=555849

English translation

ISLAM IS INDEED A FRAUD: SATANIC PRIESTESS, MAAMA FINA'S husband GOES TO MECCA TO MAKE HIJA.SHE WILL PARTICIPATE IN RITUALS TO STONE THE DEVIL

http://www.bukedde.co.ug/detail.php?mainNewsCategoryId=2&newsCategoryId=61&newsId=660964

You are Wrong Maana Fiina

In an article that appeared in the in Bukedde on 23-03-2007 titled; ‘’Maama Fiina will deal with the Born Again Christians’’ , Ms Sylivia Namutebi alias Maama Fiina, called born again Christians saints co-wives of the devil(he thinks that we are married to the same husband).I want to inform Maama Fiina, that Born again saints are married to the Lord Jesus Christ; God, the consuming fire and King of Kings. You Satanists are married to the devil, that son of perdition who whips his followers in Uganda inside the shrines and who has given jiggers to many children of God in Uganda who worship him. We have never burnt your satanic shrines without permission. The former Satanist who are fed up with the mistreatment of your master the devil, request us to burn their satanic shrines after accepting the Lord Jesus Christ as saviour. There is no doubt that the Lord Jesus Christ the consuming fore will continue to burn your satanic shrines because he came to totally defeat all the works of Satan.

THE SATANIST MAAMA FINA SUCCEDED DIED IN THE SHRINE SERVING THE DEVIL. REPENT AND GET SAVED. MAANA THIS CAN ALSO HAPPEN TO YOU.


Asamirira omusambwa Gulu afiiridde mu ssabo

Bya Alex Mwangu

OMUTAKA Kalungi Kinene Gulu Kabambwe asamirira omusambwa gwa Gulu mu kibuga Mukono afiiridde mu ssabo ng’asamira.

Yabadde anyeenya ensaasi ng’alina abalwadde b’akolako n’agwa eri ne balowoza nti emmandwa y’emusudde. Wabula bwe baalabye tasituka okumala ekiseera ne balyoka bamanya nti mufu.

Kalungi 67 yafudde ku Lwakuna ekiro kyokka abooluganda lwe tebaamubise era yaziikiddwa basamize bokka.

Kabona w’enzikiriza y’abasamize n’obuwangwa Aligawesa Jjumba Lubowa ye yakulidde omukolo gw’okusabira omugenzi eyaziikiddwa mu mbugo zokka era mu ntaana baasoose kussaayo bisaganda bya bbombo.

Jjumba yagambye nti Kalungi abadde yeeyita mukoddomi wa Katonda, yali yakkiriza okuwe-ereza emisambwa, lubaale, amayembe n’emmandwa.
Published on: Bukedde, Monday, 23rd July, 2007



Satanism in Uganda

http://www.yesumulungi.com/Apologetics/Appologs16.htm

Maama Fiina asimbye eddagala mu Mabira

http://www.bukedde.co.ug/detail.php?mainNewsCategoryId=2&newsCategoryId=60&newsId=559251




Kizito Michael George
Bergen, Norway