Wednesday 4 April 2012

Catholicism and the Worship of the Dead: Rev. Fr. Ngobya remains exhumed after 26 years

Their throat is an open sepulchre; with their tongues they have used deceit; the poison of asps is under their lips: (Romans 3:13)


Well hath Esaias prophesied of you hypocrites, as it is written, This people honoureth me with their lips, but their heart is far from me. Howbeit in vain do they worship me, teaching for doctrines the commandments of men.(Mark 7:6-7)



Let them alone: they be blind leaders of the blind. And if the blind lead the blind, both shall fall into the ditch. (Matthew 15:4)


8Beware lest any man spoil you through philosophy and vain deceit, after the tradition of men, after the rudiments of the world, and not after Christ. (Colossians 2:8)


Rev. Fr. Ngobya remains exhumed after 26 years





Publish Date: Apr 04, 2012

By Ali Mambule

Catholics from different parts of Uganda were on Tuesday astonished to learn that the heart, lungs, part of the brain and the kidney belonging to the late Msgr. Aloysius Ngobya who died 26 years ago were found intact.

Bishop John Baptist Kaggwa of the Masaka diocese told thousands of the believers who turned up for a special mass to pray for Msgr. Ngobya and the Sr. Amedeo Byabari at Kitovu Cathedral that the former’s clothes were also recovered when his grave was dug.

“I would not have said this but I was given the permission to declare what we recovered from the two servants of God’s graves,” Bishop Kaggwa told the Catholics who chanted and sang in praise of God.

The mass was also meant to publicly announce the team that was given the task to investigate and the acts of the two deceased persons to establish the truth about claims that they performed miracles before they are declared saints.

Reynard Cruise told the gathering that the work of investigating the acts of the two people begun earlier in 2002. The mother general Mary Magdalene Nakirijja of the Bannabiikira Sisters requested Bishop John Baptist Kaggwa to initiate the study or opening the ratification for Sr. Amedeo Byabari.

“In the same year, the Bishop also received a similar request from a number of Catholics for Msgr. Ngobya," Cruise, the deputy postulate in this work told the gathering.
He said that after eight years of critically analyzing the claims, Bishop Kaggwa decided to let the investigations into the ratification of the two servants of God to begin as stated by the Catholic faith.

Investigations
On October 10, 2010, Dr. Wadray Rudman was appointed to investigate the issues and Rudman in turn appointed Cruise to deputize him.

"On October 12, I requested Bishop Kaggwa to carry out investigations in the Diocese which investigations the Bishop is officially launching today," Cruise added.

Cruise, the vice postulator read the cause of the investigations of both Msgr. Ngobya and Sr. Amedeo and submitted the copies to the Bishop together with a list of witnesses and opinion of the theological census.

Two historical committees in charge of the two servants of God were sworn in together with other members to carry out the work.

Whereas Fr. John Baptist Kintu was sworn in as the chairperson for Msgr. Ngobya's committee, Sr. Sebastian from Bwanda was sworn in as the chairperson for Sr. Amedeo Byabari's committee.

Rev. Fr. Alex Sekatawa, the notary of the first session which sat in Kitovu Cathedral during the mass on Tuesday said that during the Episcopal conference that sat at St. Augustine's Institute Nsambya, the President of the conference the, Archbishop of Gulu John Baptist Odama asked the assembled Bishops for their opinion regarding the advisability of introducing the ratification and canonization causes of Msgr. Ngobya and Sr. Amedeo Byabari as requested by Bishop Kaggwa of Masaka diocese, and the assembly approved it.

No Rome flight for remains
While preaching to the Catholics, Bishop Kaggwa assured that the remains of the two servants of God would not be flown to Rome as some people had thought.

"We shall keep the remains amidst us and be contented that no-one would take them away," Bishop Kaggwa said but he did not highlight whether Ngobya and Sr. Amedeo would be reburied.

However, Bishop Kaggwa said that permission would soon be granted to believers who wanted to be given a chance to visit the place where Msgr. Ngobya's grave was.

"That place is now holy. Everyone will be given chance to visit it but you only need to be patient," the Bishop added.

He urged Ugandans to respect each other's religion and condemned those who changed religion like clothes, and called upon to respect the issue of matrimonial homes. He lashed at those who went in for trial marriages.

"Msgr. Ngobya and Sr. Amedeo came from religious and respectable families which all of you must fight to achieve," he said.

Bishop Kaggwa stressed that Msgr. Ngobya was a Ugandan who knew politics and prophesied that the National Resistance Army would take over the Uganadan government then before his death, which became a reality.

"Don't ask me what he would say about today's politics because I'll not speak for him," Kaggwa added.He called for justice for everyone saying that there were a number of innocent people rotting in prisons.

Msgr. Ngobya's grave remained enclosed and condoned off.


Ebyewuunyisa ku mulambo gwa Msgr. Ngobya: Teyavunda


http://www.bukedde.co.ug/news/62856-Ebyewuunyisa-ku--mulambo-gwa--Msgr--Ngobya--Teyavunda.html  


Apr 04, 2012

Masaka

Bya S. Baagalayina ne Ali Mambule

OMULAMBO gwa Fr. Ngobya guwuunikirizza bannaddiini bwe guziikuddwa ne gusangibwa ng’ebimu ku bitundu byagwo omuli omutima, ensigo n’obwongo nga tebyavunda, byakala bukazi. Ngobya yafa emyaka 26 egiyise.

“Omutima, obumu ku bwongo bwe, ekimu ku bibumba bye, ensigo ze n’amagumba ge bisangiddwa mu ssanduuko mwe baamuziika kw’ogatta n’engoye zonna ezaamuziikibwamu,” Omusumba John Baptist Kaggwa ow’Essaza ly’e Masaka bwe yategeezezza Abakristu abangi abaakung’aanidde ku Lutikko e Kitovu eggulo n’agamba nti kino kyewuunyo kyennyini.

Yabadde ayimba mmisa ng’ogumu ku mikolo egyakoleddwa ng’abakugu abaasindikiddwa Paapa Benedict XVI, okwongera okunoonya obujulizi okunaasinziirwa okulangirira Fr. Aloysius Ngobya ne Sr. Amedeo ng’Abatuukirivu mu Klezia Katolika.

Kaabadde kayisanyo kennyini ng’ebisigala ebyabadde mu ssanduuko ebbiri; emu nga nnyimpi endala nga mpanvu, nga biyingizibwa mu Lutikko e Kitovu wakati mu bannaddiini abaakulembeddwa Abasumba basatu, okwabadde Paul Kalanda eyawummula e Fort Portal ne Anthony Zziwa owa Kiyinda Mityana, abasosoodooti n’abasiisita bangi ddala.

Bano bonna baakulembeddwa bbandi y’Abaseminaaliyo b’e Bukalasa bakira abakuba ennyimba ezitendereza Katonda, olwo abantu bangi abaakedde okweyiwa ku Lutikko ne batandika okuyaayaana nga bagezaako okukwata ku ssanduukop zino ate abalala nga bwe bakoonyaako ssapule zaabwe.

Ng’oggyeko bannaddiini omukolo era gwetabiddwako banene bangi omwabadde Pookino w’e Buddu, Charles Kiyimba Kwewaayo ne Bannabyabufuzi ab’enjawulo.

EBISIGALA TEBABITWALA ROMA
Abantu bangi baawuliddwa nga baalajanira Abayitale abazze okukola omulimu guno nti baleme kubatwalako bisigala bino era Bp. Kaggwa n’ayanguwa mangu okubagumya nti ebisigala bya kusigala tebabitwala Roma.

Wabula yabasabye bwe baba basaba nga bayita mu bantu bano ababiri bakikole n’obwegendereza baleme kukikoleramu nsobi ate n’asaba abakyalina ebibasiba, omuli obufumbo obw’ensonga, babitereeze basobole okusaba essaala zaabwe zituuke.

Mu lukuubo, lwonna omwayisiddwa ssanduuko zino abantu bakira bakunukkiriza ne bazikwatako, okussaako obucupa bw’amazzi n’okubikkako leesu zaabwe n’ekigendererwa ky’okufuna emikisa okuva eri Fr. Ngobya ne Sr. Amedeo.

Omusumba Kaggwa agambye abantu abeetabye ku mukolo guno nti baabadde baamukisa okubaawo ne beerabirako n’okwewulirirako ku by’amagero Katonda by’akolera eggwanga lye nti kuba tewali yali amanyi lunaku ki lwe kiribaawo.

BEEWUUNYA SSANDDUUKO
“Mulaba ssanduuko zino tezenkanankana, n’abantu tetwenkanankana, oluvannyuma lw’emyaka nga bali mu ttaka, baasimmuddwaayo ng’eno ennyimpi mwe muli ebisigala bya Sr. Amedeo nga wayise emyaka 33 ng’aziikiddwa mu limbo e Bwanda ate eno ennamba mwe muli ebya Msgr. Ngobya amaze emyaka 26 ng’aziikiddwa,” Bwe yakkaatirizza.

N’agattako nti obunene bwa ssanduuke zombi, kyabadde kibamala bumazi okumanya, byenkana wa ebyazuuliddwa mu ntaana zaabwe n’agamba nti omubaka eyatumiddwa okuva e Roma, Br. Raynold Kruse yazitaddeko envumbo era tekikyasoboka kubabikkulirako kulaba biri munda. “Mbakakasa nti Msgr. Ngobya ne Sr. Amedeo ssi baakulinnyisibwa nnyonyi kutwalibwa mitala w’amayanja wazira bajja kusigala mu makkati gaffe”, Omusumba bwe yagumizza abantu n’akubirwa engalo nnyingi n’obululu.

Agugumbudde abavvoola Yagugumbudde abavvoola enzikiriza z’abalala n’abagamba nti bwe kiba nga balemeddwa okubuulira ebyo bye bamanyiiko waakiri ebituuti babiveeko nti kuba ye tayimirirangako ku Ataali n’ayigiriza bya Busiraamu.

“Eddiini za njawulo n’ebyezikiriza bya njawulo era tuziwe ekitiibwa, yigiriza by’omanyi, ttovvoola ddiini ya munno, ab’enzikiriza endala mbawa ekitiibwa kyabwe kuba nninayo mikwano gyange bangi, ebyabwe ssibiyigiriza kuba ssibimanyi,” bwe yakkaatirizza.

Abakristu abagenda e Mbuye, ayongedde okubakomako nti ‘teri by’amagero bikolebwayo n’abagendayo beetwalira muliro, nti era tewaaliyo kulabikirwa kwa Bikira Maria.
NGOBYA YALAGULA OKUFA KWE
1. Ku by’amagero bya Ngobya, Omusumba ategeezezza nti olutalo lwa NRA nga lukwajja, Ngobya yalagula nti ye Ngobya okufa nga luwedde era bwe gwali.

2. N’agattako nti ate Ngobya bwe yatunuulira mu kabienti y’omugenzi Polof. Yusufu Kironde Lule nga yaakalangirirwa ku Bwapulezidenti n’alagula nti eyo tejja kuwangaala.

3. Ekirala, abajaasi b’omu nkambi y’e Kasijjagirwa baamukunguzza ku kabangali ng’akutte ekikopo omuli omugaati n’evviini ne bamwegayirira okutuula n’agaana nti tatuula nga Mukama we tatudde wabula bwe baamutuusa mu nkambi, wonna ne wakyankalana okutuusa lwe baamuzzaayo.